JULIUS YAYAGALA DDA OKUKOLERA E JAPAN

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Munnayuganda omusituzi w’obuzito eyabula mu nkambi e Japan Julius Ssekitoleko yalabiddwako ku kkamera enkettabikolwa e Izumisano kiromita 200 mu maserengeta ga Nagoya.
Abasirikale ba Poliisi e Izumisano bagambye nti yalese akabaluwa mu wooteri nga agamba nti yali yayagala dda okukolera e Japan, nagula tiketi yeggaali yomukka eyamututte e Nagoya.

Share.

Leave A Reply