Joseph Kabuleta akwatiddwa

Munnamawulire Pastor Joseph Kabuleta akwatiddwa CID olw’eggulo lwaleero. Kigambibwa nti ab’ebyokwerinda abagaanyi okweyanjula wa gyebavudde bamusanze ku kirabo ky’emmere ekya Drew & Jacs Patisserie, ku Forest Mall Lugogo.
Kigambibwa nti ono akwatiddwa kubyekuusa kubyazze awandiika ku mikutu egy’enjawulo nga bivvoola wamu n’okulengezza ekitiibwa ky’omukulembeze w’eggwanga. Ebirala birindirire mu mawulire gaffe.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Owa Poliisi awangudde omusipi gwa Kick boxing