Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 139 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Jose Mourinho agobeddwa mu Chelsea.

December 17, 2015 · Mubiru Ali

Abadde omutendesi wa Chelsea Jose Morinhio agobeddwa mu ttiimu ya Chelsea akawungeezi ka leero.

Kiddiridde ttiimu ya Chelsea okwolesa omutindo gw’ekibogwe mu premier liigi sizoni eno era wetwogerera nga eri mu kifo kya 16 songa ate yeyatwala ekikopo kya babinywera 2013 – 2014 nga Mourinho yaakava mu Real Madrid eya Spain.