Breaking
News: Bwoba tewalangirirwa nga muwanguzi kizibu okuwangula omusango. Bannamateeka bali ku mulyo – Baguma News: Eyali akulira ebyokulonda e Mukono Emilly Amongin eyekyuusiza mu kiti nga embazzi bweyasooka kulangilira Jonhson Muyanja Ssenyonga owa National Unity Platform ngomuwanguzi ku bwa Ssentebe bwa Disitulikiti e Mukono ate oluvannyuma nalangilira Francis Lukooya Mukooma owa National Resistance Movement News: Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 232 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Jose Chameleone akyalidde Katikkiro mu Bulange

February 3, 2023 · Mubiru Ali
Katikkiro Charles Peter Mayiga asisinkanye abayimbi, Joseph Mayanja amanyiddwa nga Jose Chameleone, ne mutoowe Douglas Sseguya, amanyiddwa nga Weasel, abamukyaliddeko mu Bulange.
Abasiimye olw’okukozesa ekitone okumala ebbanga eppanvu ne beeyimirizaawo. Akikkaatirizza nti ekitone bwe kikozesebwa obulungi ne kissibwamu ekitiibwa ng’emirimu emirala, kireeta enkulaakulana n’okugasa abantu abalala bangi, ate ne gavumenti efuna omusolo.
Chameleon asabye Katikkiro okwongera amaanyi mu kulambika abantu ku nnono n’empisa, kuba bangi baazivaako.