Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing · 231 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Jjajja wObusiraamu Omulangira Dr.

December 22, 2025 · Radio Simba

Jjajja w’Obusiraamu Omulangira Dr. Kassim Nakibinge Kakungulu bwabadde ayogerako eri Bannamawulire oluvannyuma lwensisinkano gyabadde ne Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine, ono asabye abebyokwerinda okukakkanya ku bukambwe nga bakola omulimu gwabwe.
Omulangira era asabye Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda okutegeka akalulu akataliimu kyekubiira.
Akoowodde Bannayuganda ku lunaku lw’okulonda okuvaayo mu bungi beeyiwe mu bifo webalondera bakozese eddembe lyabwe eribaweebwa mu Ssemateeka balonde.
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026
#AnewUgandaNow
#protestvote2026
#PeoplePowerOurPower

Radio Simba News