Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya. News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing · 49 listening Simba FM Live

janat atabukidde aba KCCA

December 13, 2018 · Mubiru Ali

Minisita avunaanyizibwa ku kikula kya bantu Hajat Janat Mukwaya asabye abatwala ekitongole kya KCCA okukomya okugobaganya abatembeeyi mu Kampala ng’agamba nti kino kifiiriza ekibiina ekiri mu buyinza obululu. Ono agamba nti yali wakuvaayo akubirizi abatembeeyi okuddukira mu kkooti bekubire enduulu wabula nalinda asooke asisinkane Minisita wa Kampala.