Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 418 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

Jack Sabiti yafuna ssente okuva ewa Museveni – Wafula Oguttu

August 24, 2024 · Mubiru Ali

Eyaliko akulira Oludda oluwabula Gavumenti, Phillip Wafula Oguttu, avuddeyo nategeeza nti Ssentebe wa Forum for Democratic Change FDC ekiwayi eky’e Najjanankumbi yasisinkana Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni era nateesa ku ssente eziba zimuweebwa.
Oguttu agamba nti Sabiti yasaba Rtd Col. Dr. Kizza Besigye okumweyungako bagende bonna ewa Pulezidenti Museveni abawe ssente kuba baali bakadiye nga tebakyalina ssuubi yemuggyako nti wabula Besigye bweyisisigiriza ono nagenda nafuna ezize.
Oguttu agamba nti ttiimu y’e Najjanankumbi kyeriko kya FDC kuva ku kyokulwanyisa Munnayuganda edda kukyokufuna ebifo mu Palamenti, okufuna ssente okuva mu Gavumenti tugenderawo.
#ffemmwemmweffe