Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano. News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 162 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Ivan Ssemwanga akulira akakundi ka Richgang afudde

May 25, 2017 · Mubiru Ali

Ivan Ssemwanga Munnayuganda omusuubuzi omututumufu e South Africa afudde enkya yaleero.

Ssemwanga nga ono yaliko bba wa Zari Hassan afiiridde mu ddwaliro e South Africa oluvannyuma lw’okulumbibwa ekirwadde ky’omutima.

Abadde amanyiddwa nnyo mukuyiwayiwa ssente mubiro ebisanyukirwamu.