Breaking
News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II alambuddeko ku Emmanuel Kalidinaali Wamala, mu ttuntu lya leero, mu maka ge e Nsambya.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 124 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

ISMA OLAXESS AKWATIDDWA NAVUNAANIBWA

October 4, 2021 · Mubiru Ali
Omwogezi w’ekitongole kya Uganda Police Force ekikola ku kunoonyereza ekya CID Charles Twiine avuddeyo nategeeza nga bambega ba Poliisi okuva ku kitebe kya CID enkya yaleero bwebakutte Tusuubira Isam aka Isma Olaxes aka Isma Kalevu aka Jajja Iculi1 nebamutwala mu Kkooti navunaabibwa emisango okuli; Offensive Communication ne Criminal Libel.
Ono avunaanibwa wamu ne Bannamawulire Keyz, Brian Wakko ne Makko nga kigambibwa nti balebula omuyimbi Os Suna.