Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 243 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Isiko yakozesa ebigambo ebintyoboola – Hon. Rwabwogo

October 30, 2018 · Mubiru Ali

Omusango gwa Brian Isiko ogwabadde gulina okuwulirwa kkooti ya Buganda Road tugwabaddewo oluvannyuma l’womulamuzi eyabadde alina okuguwlira Stellah Amabilis obutabaawo. Ye Sylvia Rwabwogo yabadde alabiseeko nga mwetegefu okuwa obujulizi wabula nategezebwa Omulamuzi Patircia Amoko akomewo nga 16 November.
Hon. Rwabwogo agamba nti Isiko nga kati yaweebwa bail yakozesa ebigambo okuva mu nnyimba z’abayimbi abazungu okuli Don Williams ne Enrique Iglesias ye byagamba nti byali biwemula wamu n’okutyobola kitiibwa kye nga Omubaka saako n’okumubuzaako emirembe.