Breaking
News: Chairperson wa UWOPA Agnes Auna avuddeyo nategeeza nga bwatagenda kutiisitiisibwa Kabanda. News: Abakungu okuva mu Immigration bavuddeyo nebakakasa nga Munnamateeka era omulwanirizi weddembe Aloikin Praise Opoloje bweyakwatiddwa ku kisaawe News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing · 103 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

Imam akwatiddwa mu bwenzi bamuyiiridde Waragi – Iganga

September 8, 2016 · Mubiru Ali

Iman w’omuzikiti ogumu e Bugweri mu disitulikiti y’e Iganga Sheikh Kalange Asuman  akubiddwa mizimu abatuuze ssaako n’okumuyiira Waragi  oluvannyuma lw’okukwatibwa lubona mu bwenzi ne mukazi w’omu ku bagoberezibe . 

Omusasi waffe e Iganga Willy Basoga Kadama atutegeezezza nti omuddu wa Allah ono Asuman yagwiriddwako ekiyiifiyiifu abasajja ababadde banywa omwenge mu kabuga akaliraanyeewo nebamukuba mizibu gattako okumiyiira waragi w’omubuveera ng’okumubonereza .