Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe!
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere!
News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
IGP Ochola yafunamu puleesa
August 25, 2021 · Mubiru Ali
Omuduumizi wa
Uganda Police Force IGP Martin Okoth Ochola tasobodde kubeera mukusabira omwoyo gwabadde omumyuuka we DIGP Maj. Gen. Paul Lokech olwaleero olwobulwadde obumubala embiriizi.
Omwogezi wa Poliisi CP Fred Enanga ategeezezza nti puleesa ya IGP yalinnya bweyafuna amawulire g’okufa kwa Maj. Gen. Lokech.