Breaking
News: Mukulu Odonga Otto CV nga nnene gyataddewo, kati ayagala Hon. Daudi Kabanda ayanukule ki? News: Gen. Kahinda Otafiire Lwakiri nfiira ku magulu nga nnwana okusinga okuwangaalira ku maviivi gange nga nsaabiriza…. News: Liirino eggwanga lyabantu ngomusajja okuwasaayo atwala mitwe gya nte ne bamuwa omuwala singa gimulema okwanjula kuba kugaanyi.
ON NOW Ebifudde mu wiiki ▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 199 listening Simba FM Live

On Air

Ebifudde mu wiiki

News Team

9:00 AM - 12:00 PM 9:00 AM - 12:00 PM

IGP Ochola alabiseeko oluvannyuma lwebbanga

September 24, 2021 · Mubiru Ali
Omuduumizi wa Uganda Police Force IGP Martin Okoth Ochola olwaleero azzeemu okulabikako oluvannyuma lwakabanga nga kigambibwa nti abadde mulwadde nga atawanyizibwa ekirwadde kya puleesa ekyamugwira bweyafuna amawulire g’okufa kweyali omumyuuka we DIGP Lt. Gen. Paul Lokech.
IGP Ochola alabiseeko okukubiriza olukiiko olwawamu olwo ekitongole kya Poliisi ekivunaanyizibwa ku byobulamu ku kitebe kya Poliisi e Naguru.