Breaking
News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matenda ekintabuntisi leero ku nnya ekiro girindirire ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Bishop wa North Karamoja Diocese, Rt. Rev. News: Musveni toli mubi nnyo okutuuka ku ssa eryo, naye tukukolere ki otuviire mu mirembe Ssebo – Abdallah
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 273 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

IGP Byakagaba atongozza okukola dduyiro mu Poliisi

October 30, 2024 · Mubiru Ali

Omuduumizi wa Uganda Police Force Inspector General of Police, Abas Byakagaba, olunaku olwaleero atongozza pulogulaamu ya dduyiro ngono agenda kukolebwa buli musirikale wa Poliisi.
EKigendererwa kyakulaba nti abasirikale babeera balamu okwewala endwadde eziva ku mugejjo.
Batandikidde ku kitbe kya Poliisi e Naguru, Deputy Inspector General of Police, James Ocaya, neba Dayirekita abenjawulo betabye mu kukola dduyiro ono.
#ffemmwemmweffe
Bya Kamali James