Breaking
News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba. News: Neyimbira Byange Finals 2026
ON NOW Ekiggunda
Now Playing ยท 204 listening Simba FM Live
ekiggunda show photo

On Air

Ekiggunda

DJ Jet B

8:00 PM - 12:00 AM 8:00 PM - 12:00 AM

IGP alagidde banoonyereze Commander wa Traffic Alert Squad

August 9, 2019 · Mubiru Ali

Omuduumizi wa Poliisi mu ggwanga Inspector General of Police Martin Okoth Ochola yavuddeyo nalagira ekitongole ekikwasisa empisa mu Poliisi ekya Professional Standards Unit (PSU) okunoonyereza ku Traffic Alert Squad Commander Moses Mutabingwa kubigambibwa nti alina abasirikale ba Poliisi basatu beyayimiriza ku mirimu.
Abasirikale beyawumuzza bagamba nti ono asosola mu mawanga.