Breaking
News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj. News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kusolooza omusolo mu Ggwanga ekya Uganda Revenue Authority URA kyavuddeyo nekyanika omukozi wakyo, Sozzi Geoffrey News: Minisitule yebyentambula ngeri wamu ne Uganda Police Force evunaanyuzibwa ku bidduka batandise okukebera emotoka ennene okukakasa nti zisaanidde
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,376 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

igg abeera ampisizaamu amaaso – kadaga

March 1, 2019 · Mubiru Ali

Sipiika wa Palamenti Rebecca Alitwala Kadaga yavuddeyo nalagira akakiiko ka Palamenti akakwasisa empisa okayite Kaliisoliiso wa Gavumenti Irene Mulyagonja Kakooza annyonyole kweyasinzidde okulagira ISO okunoonyereza ku babaka abatuula ku kakiiko ka Palamenti aka COSASE.
Ono agamba nti kuba kumuyisaamu maaso kuba ensonga ezimu ezivunaanibwa akakiiko zimukwatako kuba yeyalagira nga akozesa obuyiza bwe nga Sipiika nga kyabadde kyetaagisa Kaliisoliiso okusooka okumwebuzaako.
Kadaga yayongedde nategeeza nti kuno kuba kuyingirira mirimu gya Lukiiko olukulu olw’eggwanga.