Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Hon. Zaake awadde abavubuka Piki piki
November 19, 2018 · Mubiru Ali
Hon. Zaake Francis Butebi omubaka wa Mityana Municipality atonedde abavubuka ba Mityana Youth Group Piki piki 4 era nga zino zibakwasiddwa Emmy Ssembuusi.
Zino aziwaddeyo nga ayita mu kibiina kye ekya Zaake-Zivuge Foundation kye yatandikawo okuyamba abavubuka mu kitundu kye okwekulaakulanya.