Hon. Tayebwa yiiyayo ekintu kyonna tukiyise nga tebaliiwo – Hon. David Kabanda

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omubaka wa Kasambya County Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM David kabanda avuddeyo ku mukutu gwe ogwa twitter oluvannyuma lw’akulira oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP Hon. Mathias Mpuuga Nsamba okulembera Ababaka b’oludda oluvuganya Gavumenti nebafuluma Palamenti; “Mukama wange Thomas Tayebwa (Nampala wa Gavumenti), engeri bonna gyebafulumye Palamenti, tuyinza okutegekayo ekintu kyonna netukiyisa mangu mangu.”

Share.

Leave A Reply