Hon. Shamim Malende akomyeewo mu Ggwanga

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP era Munnamateeka Shamim Malende akomyeewo enkya yaleero okuva mu Ggwanga lya Kenya mu Kibuga Nairobi gyabadde yagenda okufuna obujanjabi mu Ddwaliro lya Aga Khan. Ono ayaniriziddwa ku Kisaawe kyennyonyi Entebe abawagizi be wamu ne mikwano gye.

Share.

Leave A Reply