Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 123 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Hon. Ndawula alangiridde obuteesimba ku JC Muyingo.

August 24, 2015 · Mubiru Ali
  1. Eyaliko omukozi wa  Radio simba Hon Ndawula Ssekyanzi alangiridde nga bwatagenda kuvuganya Dr. JC Muyingo ku kifo ky’obubaka bwa Palamenti obw’essaza lye Bamunaanika.

Kino kiddiridde oluvannyuma lwa Dr. JC Muyingo okusala eddiiro ne yeegatta ku NRM nga yali yeesimbawo ku bwa Namunigina n’ayitamu nga kati akomawo ku kisanja ekyokubiri ku kaadi ya NRM.

Bwatyo Ndawula ye obuufu n’abuzza ku kifo ky’obwa Ssentebe wa NRM mu Luweero.

Kinnajjukirwa nti Hon Ssekyanzi yali yalagirira kuvuganya ku kya bubaka bwa Palamenti obwa Bamunaanika.