Breaking
News: Omusirikale wa Uganda Police Force ngakolera mu kitongole kya Flying Squad mu Albertine Regional Police Headquarters eyakwatibwa ku katambi nga News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya yo tegaana kutinta nokuyigiriza ne leero ekiro ku nnya lindirira Abakontanyi nendukusa zaabwe nga News: Moses Bekabya yalimba ngamaze nokukuba ebirayiro ngakutte ekitabo ekitukuvu!
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Neyimbira Byange 2026 9:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 1,461 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Wooto Walusimbi - Nampala Yusuf

Evening Sports 8:00 PM - 9:00 PM
News

Hon. Nandala Mafabi Budadiri West avuddewo bubi nOmubaka Dickson Kateshumbwa ku kyokwongera Bujagali Hydro Power Project emyaka emirala 6 nga tesasula musolo okuva nga 30 June 2026

April 23, 2026 · Radio Simba

🗳️ Hon. Nandala Mafabi (Budadiri West) avuddewo bubi n’Omubaka Dickson Kateshumbwa ku kyokwongera Bujagali Hydro Power Project emyaka emirala 6 nga tesasula musolo okuva nga 30 June 2026 – 30 June 2032.
Oluvannyuma Palamenti eyisizza okwongerayo ebbanga lya mwaka 1 eri Bujagali Hydro Power Project nga tesasula musolo ng’ekiteeso kino kireeteddwa Omubaka Jonathan Odur (Erute South).

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug