Hon. Nambeshe asimatuse akabenje

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Nampala w’oludda oluwabula Gavumenti Munnakibiina kya National Unity Platform – NUP John Baptist Nambeshe asimatusse akabenje enkya yaleeto e Mbikko-Njeru Municipality ku luguudo oluva e Kampala okudda e Mbale nga abadde agenda mu kitundu kyakiikirira eky’e Manjiya mu Disitulikiti y’e Bududa.
Tafunye kisago kyonna.
Share.

Leave A Reply