Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Mukulikeeyo ▶ UP NEXT Emboozi Kafunda Live 6:00 PM - 7:00 PM
Now Playing ยท 306 listening Simba FM Live
mukulikeeyo show photo

On Air

Mukulikeeyo

Kasagazi Tumbeetu - Flosh

Evening show 4:00 PM - 6:00 PM

hon. namayanja akyaddeko e mengo

March 11, 2019 · Mubiru Ali

Hon Rose Namayanja, omuwanika wa NRM, akyaliddeko Minisita w’eby’enjigiriza, eby’obulamu, abakyala n’ekikula ky’abantu wamu n’ensonga za woofiisi ya Nnabagereka Dr. Prosperous Nankindu ku Bulange.
Boogedde ku ngeri gyebayinza okukwataganamu okutumbula omutindo gw’obukulembeze wamu n’okusitula embeera z’abakyala mu Buganda era kaweefube ono wakutandikira mu Ssaza lye Bulemeezi.
Mu ngeri yeemu Hon. Namayanja akunze abantu ba Buganda okwetaba mu misinde mubunabyalo egy’okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka nga 7th April.