Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna. News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
ON NOW Olutindo ▶ UP NEXT Simba Sports 8:00 PM - 9:00 PM
Now Playing ยท 352 listening Simba FM Live
olutindo show photo

On Air

Olutindo

Peter Kibazo - Evans Walusimbi

7:00 PM - 8:00 PM 7:00 PM - 8:00 PM

Hon. Mwiine ayagala bawere kkampuni ezizaaza ssente

November 29, 2018 · Mubiru Ali

Omubaka akiikirira Abavubuka bwebuggwa njuba Hon Mwiine Rwamirama Mpaka aleese ekiteeso mu Palamenti nga ayagala Gavumenti eveeyo ewere kkampuni ebimanyiddwa ennyo nga Ponzi oba Pyramid schemes. Agamba nti bino bibbye Bannayuganda bangi saako n’Ababaka ba Palamenti bangi nga nabamu bali mumabanja. Agamba anti bino mulimu D9, One Coin, E-Coin, Amazon Traders, Prosperity Clube, Emaar Ventures, 99 Traders, Zinc 7, Alliance Global n’ebirala bingi.