Hon. Kiiza mpozzi ng’ebijanjaalo byoyogerako bibyo – Gen. Moses Ali

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Wabaddewo katemba mu Parliament of Uganda, Gen. Moses Ali bweyavuddeyo nategeeza nga Gavumenti bwetakimanyiiko nti ebijanjalo ebigabibwa bivundu. Mu bigambo bye bweyabadde adda mu Mubaka Winnie Kiiza; “Olimba, ebijanjalo byoyogerako byandiba ebijanjalo byo.”
Sipiika Rt Hon Rebecca Alitwala Kadaga; “Naye Minisita wammwe yavaayo ku TV nategeeza nti ebijanjalo byalina ebizibu.”

Share.

Leave A Reply