Breaking
News: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni agamba nti Ekitiibwa kya Buganda, kyoleka obutamanya, kuba Abaganda batemdereza Bajjajabwe abedda olwokulwa
News: Amir Wamala, nannyini Amigo Farm Limited esangibwa ku Kyalo Rwanyangwe, mu Gombolola ye Kashongi, mu Disitulikiti ye Kiruhura bwabadde ayogerako
News: Waliwo Ekika ngabantu baakyo batambuliranga mu kibinja ekyaviirako ebika ebirala okubekengera? Kimpe
Hon. Kataaha asunsunddwa ku kifo kya Minisita
June 14, 2021 · Mubiru Ali
Mukyala w’Omukulembeze w’Eggwanga Janet Kataaha Museveni eyalondeddwa ku kifo kya Minisita w’Ebyenjigiriza n’ebyemizaannyo alabiseeko mu Kakiiko ka Palamenti akasunsulamu abalondeddwa Pulezidenti nga kakubiriziddwa Omumyuuka wa Sipiika Anita A. Among. Bakozesezza enkola ya Zoom.