Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 177 listening Simba FM Live

Hon. Kabafunzaki asekeredde abagamba nti yaggwamu

August 3, 2020 · Mubiru Ali
Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM era Omubaka akiikirira Rukiga County mu Palamenti Herbert Kabafunzaki avuddeyo nasekerera abo abamwogerera nti yaggwamu. Ono yabategeezezza nti basaanye bakimanye nti takyatereka ssente ze mu bbanka za Yuganda.
Yabategeezezza nti balinde ageze agendeko mu kibuga London balabe bwatadde nga mugagga bifekeera.