Breaking
News: Guuguno omugga ogulimu amazzi agakyasinze mu nsi yonna okwokya nga tegamanyi na butto akyamuse ngekigaviirako okwokya bwegatyo kiwuniikiriza era News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba.
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 226 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda Kira Municipality aleese ekiteeso nga agamba nti Palamenti eyisizza enyongereza mu mbalirira yEggwanga yakesedde 1

May 5, 2026 · Radio Simba

🗳️ Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda (Kira Municipality) aleese ekiteeso nga agamba nti Palamenti eyisizza enyongereza mu mbalirira y’Eggwanga yakesedde 1 nti wabula National Curriculum Development Centre yasaba obuwumbi 4 obutagiweereddwa nga ne Uganda National Examinations Board yasaba obuwumbi 8 nga nabwo tebuweereddwayo nga zino zaali z’Abasomesa abagolola ebigezo by’Abayizi ba Siniya eyomukaaga.
Agamba nti bino bikosa nnyo ebyenjigiriza mu Ggwanga.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug