Breaking
News: Besigye ne Lukwago singa bafa, NUP yeriba ebasse! NUP academy ya PLU! Nameere yatintimye nnyo alimba News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya tuyingidde ddimansi eyokusatu ngabakontanyi nendukusa zaabwe nga basiitaana nebibuuzo ebinyuvu News: Ekibuuzo kimukanudde kabuze kata azirike! Obwakabaka nObwakyabazinga bufaananya ki mu buwangwa?
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 221 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM
News

Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda Hon.

May 6, 2026 · Radio Simba

🎵 Hon. Ibrahim Ssemujju Nganda: “Hon. Sipiika, Njagala okusooka okwebaza nampala w’Ababaka ba National Resistance Movement – NRM olwokubakunga mu bungi era ndabamu Ababaka abawezezza n’omwaka nga tebakiika wabula olwaleero balabiseeko.”

Sipiika AMong: “Hon. vva ku Bababaka bange. Bababadde nga bajja mu Palamenti.”

Hon. Ssemujju: “Nkitegeera Sipiika naye tubasiime kuba obutebe buno bubadde nga bukalu ku nsonga ezimu naye leero bangi. Ne SFC lweyatulumba mu bungi bali bayimiridde nga bbo.”

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

Radio Simba News