Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 131 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Henry alondeddwa nga omutendesi wa Monaco

October 13, 2018 · Mubiru Ali

Thierry Henry alondeddwa nga omutendisi wa Team ya Association Sportive de Monaco Football Club emanyiddwa ennyo nga AS Monaco ey’ekibinja kya Ligue 1 mu Bufalansa. Ono eyaliko omusambi wa Arsenal ne Bufalansa era nga kati abadde amyuka omutendesi wa Belgium Roberto Martinez addidde Leonardo Jardim eyagobeddwa ku lw’okuna lwa week eno.
Henry attadde omukono ku ndagaano nga eggwako mu June 2021 era nga avuddeyo nategeeza nti musannyufu nnyo okudda mu Monaco era mwetegefu okwanganga ebizibu byonna.