Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 186 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
Sports

Hassan Waswa Mawanda awumudde omupiira gw’eggwanga

April 10, 2021 · Mubiru Ali
TTIIMU YEGGWANGA NGITADDE:
Omusambi wa Ttiimu y’Eggwanga Uganda Cranes Hassan Wasswa Mawanda, 33, nga obo Defensive Midfielder, olunaku lweggulo yavuddeyo nategeeza nga bwawumudde omupiira ku ttiimu y’eggwanga mu butongole.
Mawanda yasambirako KCCA FCwamu ne SC Villamu Yuganda.
Kati asambira Jeddah Club mu Saudi Arabia nga esambira mu Prince Mohammad bin Salman League.