Ham atutte Ssaabasajja Kabaka mu Kkooti

Pinterest LinkedIn Tumblr +
Omusuubuzi w’omu Kampala Hamis Kiggundu amanyiddwa nga Ham atutte Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II mu Kkooti Enkulu ekola ku by’ettaka nga agamba nti ettaka ly’e Kigo lyabadde akaayinira akabanga akayise lirye bwoya.
Ham era awaabidde ne Kamisona akola ku by’okuwandiisa ettaka Mugaino Baker mu Minisitule y’Ebyettaka eyalangirira nti ebyapa Ham byeyali afunye ku ttaka lino yali yabifuna mu bukyamu.
Share.

Leave A Reply