Gyenvudde wange mwenyumirizaamu – Eng. Magogo

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omukulembeze w’ekibiina ekitwala omupiira ogw’ebigere mu Ggwanga ekya Federation of Uganda Football Associations (FUFA) era Omubaka Hon. Eng. Moses Magogo avuddeyo ku bamuyeeya ku kifaananyi kye; “Emyaka 17 egiyise, nali nsambira Mutundwe Lions FC, nali FUFA Delegate, ngakolera African Development Bank Group, nga nina ddiguli ya Bsc. Hons. Eng (MUK). Ndi musanyufu negyenvudde wange, mpozzi owuwo yali atya?”

Share.

Leave A Reply