Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Weekend Taxi ▶ UP NEXT Simba Sports 2:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 167 listening Simba FM Live
weekend show photo

On Air

Weekend Taxi

Brenda Nansubuga

12:00 PM - 2:00 PM 12:00 PM - 2:00 PM

Gwebatulugunya ayambala atya engatto ya kiro 2 – Hon. Betty Kamya

September 6, 2018 · Mubiru Ali

Hon. Betty Namisango Kamya Turwomwe; avuddeyo naye nayogera ku by’ababaka okuli Kyagulanyi Ssentamu Robert ne Zaake Francis Butebi okugamba nit batulugunyizibwa. Agambye bwati; “Kunsonga z’okutulugunyizibwa, kisoboka omuntu eyatulugunyizibwa okwambala engatto ezizitowa kiro 2, engatto ezo ezizitowa? Twetaaga tukolere ddala okunoonyereza okwamaanyi nga tetunabikiriza.