Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule tukulinze wano e Bukoto ku Simba ennaku zonna.
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa.
News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga…..
Gwebakutte abba alula
November 28, 2018 · Mubiru Ali
Omuvubuka Simon Sserwadda 18, yawonye okuttibwa abatuuze oluvannyuma lw’okumusangiriza ngaliko ennyumba y’omutuuze ngajjimenya okubba ebintu.
Ono yasangidwa ng’asuulidwa mu lusuku nga yenna ajjudde ebiwundu omubiri gwonna.
Abantu baakungaanye ne baagala okumuyiira amafuta bamumalewo era poliisi ye yamutaasizza.