Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-M7 atuleetera ebizibu atukaka system yAbazungu! Balaam amanye omulimu ggwe! News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa,
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 164 listening Simba FM Live
News

Gulid President wa KIU afiiridde mu kabenje

May 22, 2023 · Mubiru Ali
Kitalo!
Guild Presidenti wa KIU Western Campus Matovu Douglas abadde yakalondebwa afiiridde mu kabenje mu kiro ekikeesezza olwaleero akagudde e Bulwadda ku luguudo lwa Gomba – Ssembabule. Kigambibwa nti ono yabadde ava Masaka ku mbaga n’abantu abalala 5 abaafunye ebisago ebyamaanyi.