Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana-Buli yegaanye nti tamanyi Muwanga gyali Kati yavuddewa? Yeyetutte ku Poliisi? News: Ku Mutoto Cultural Centre batongozza okusala Imbalu omwaka guno nga kino kyakukolebwa okutuusa December. News: Waliwo omusirikale wa Uganda Police Force eyakwatiddwa ku katambi nga kigambibwa nti byabadde mu kabuga ke Kibiri ku luguudo lwe Busaabala nga
ON NOW Gospel Show ▶ UP NEXT Ebifudde mu wiiki 9:00 AM - 12:00 PM
Now Playing ยท 231 listening Simba FM Live
gospel show photo

On Air

Gospel Show

Prossy Kyeswa

7:00 AM - 9:00 AM 7:00 AM - 9:00 AM

Goonya eridde omwana mu Disitulikiti ye Buyende.

September 2, 2015 · Mubiru Ali

Enkyukwe ebuutikidde abantu mu Ggombolola ye Namugundu goonya bweridde omwana.

Omwana ono abadde agenze ne banne okwoza engoye wabula goonya n’emusooberera n’emurya.

Ono omwana kati yaaawezazza abantu omusanvu goonya beyaakalya.