Gomba 3 – 1 Buddo; Masaza Cup 2021

MASAZA CUP 2021;
Essaza lya Gomba bebannantameggwa ba Airtel UgandaMasaza Cup 2021 oluvannyuma lwokukuba essaza lya Buddu ggoolo 3 ku 1 (3′ Charles Bbaale, 8′ Titus Ssematimba, 12′ George Kaddu, 18′ Gift Fred).
Busiro 5 – 3 Bulemeezi
Bwerityo essaza lya Busiro likutte kyakusatu oluvannyuma lwokukuba Bulemeezi 5-3 mukusimula ppenati.

Leave a Reply