Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 328 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM

GLOBAL ALLIANCE ESUUBIZA ABAVUBUKA EMIRIMU GYETABAWA – HON. KEMIREMBE

April 22, 2021 · Mubiru Ali
Omubaka omukyala akiikirira Disitulikiti y’e Lyantonde Munnakibiina kya National Resistance Movement – NRM Hon. Kemirembe Pauline Kyaka avuddeyo mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga nalaga obwennyamivu ku Kkampuni emu emanyiddwa nga Global Alliance gyalumiriza nti ejja ssente ku bavubuka nga ebasuubiza okubawa emirimu kyetakola.
Ono agamba nti waliwo abavubuka 400 okuva mu bugwanjuba bwa Yuganda abagirumiriza okubajjako ssente nga ebasuubizza emirimu oluvannyuma lwokusasula ssente kyetakola.
#PlenaryUg