Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 313 listening Simba FM Live

Giweze emyaka 23 bukyanga Basudde afa

June 11, 2020 · Mubiru Ali

Olwaleero lwegiweze emyaka 23 bukyanga omuyimbi Herman Basudde afiira mu kabenje e Kabaale Bugonzi ku luguudo lw’e Masaka nga 11-June-2020. Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine, Hillary Kiyaga aka Dr Hilderman ne Bannakisinde kya People Power – Uganda batuuseeko ku kyalo Bubondo nga akabonero akokujjukira omugenzi.
Kayimba ki aka Basudde akatakuleka wansi?