Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ebyemizannyo ▶ UP NEXT Tokammalirawo 2:00 PM - 4:00 PM
Now Playing ยท 1,546 listening Simba FM Live
ebyemizannyo show photo

On Air

Ebyemizannyo

Bruce Omutabizi

1:00 PM - 2:00 PM 1:00 PM - 2:00 PM

Giweze emyaka 20 bukyanga Kibwetere ayokya bantu e Kanungu

March 17, 2020 · Mubiru Ali

#RadioSimbaBwerwaliBweruti

Bwerwali bweruti emyaka amakumi abiri egiyise mu Disitulikiti y’e Kanungu abantu nga 700 webagarirwa mu kkanisa enzigi n’amadirisa nebagalwa saako n’okubikubamu emisumaali nga basinziira bweru, nebagikumako omuliro.Ursula Komuhangi, Credonia Mwerinde, Joseph Kibwetere ne Dominic Kataribabo abaali bakulira eddiini eno negyebuli kati tebaddangamu kukubwako kyamulubaale.#RadioSimbaBwerwaliBwerutiAbantu bano basendebwasendebwa Credonia Mwerinde eyali omukozi mu bbaala era nga nekolera gyange eyali atunda akaboozi wamu neyali omukozi wa Gavumenti Joseph Kibwetere abagamba nti baali balabikiddwa Biikira Maria mu 1980 era nga ekibiina kyabwe bakiwandiisa nga ekisinde ekyali kigenda okugoberera amateeka ekumi.#RadioSimbaBwerwaliBweruti