Breaking
News: Atannaba kwewandiisa mu Ngule obudde buggwaayo yanguwako ku simba e Bukoto oleme kusubwa. News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba!
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 490 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Giweze emyaka 12 bukyanga Paul Kafeero afa

May 17, 2019 · Mubiru Ali

Olunaku lwa leero lwegiweze emyaka 12 bukyanga emunyeenye y’okuyimba Kadongo Kamu Prince Paul Job Kafeero Maanyiganjegere Golden Boy of Africa ava mu bulamu bw’ensi eno. Ono yafa nga 17-May -2007 mu Ddwaliro ekkulu e Mulago.
Yayimba ennyimba ezisoba mu 80 era nga yaleka album 21. Yawangula engule ya Golden Boy of Africa mu 1994 olw’oluyimba lwe Walumbe Zaaya mu Cairo Music Festival gyewangulira omuddaali ogwa Zaabu okuva mu Institute d’Etudes Theatre.
Paul Job Kafeero yazaalibwa nga 12-July-1970.