Breaking
News: Uganda buli kimu kifu, owola otya omuntu obukadde 50 ngalina okukuwa amagoba obukadde 250! Mususse! News: Bano tebatumalira budde tebali ku mutindo gwa Ngule. JJ agobye abakontanyi ebibuuzo bibalamye! News: Bano Engule ya Radio Simba bajja kugirojja obulamu bwonna!
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing · 341 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Ggwe osobola okwetuusaako obuvune ng’obwo – Alexandria

April 24, 2022 · Mubiru Ali

Alexandria Marinos aka Esther omuwagizi w’ekibiina kya National Unity Platform – NUP eyavaayo nategeeza nti yatulugunyizibwa abasirikale b’ekitongole ky’amagye ekikessi ekya CMI yavuddeyo najungulula ebigambo by’omwogezi w’eggye lya UPDF, UPDF Spokesperson Brig. Gen. Felix Kulaigye byeyayogedde nga yegaana eby’amaggye okumutulugunya. Ono agamba nti muntu ki omulamu asobola okwetuusaako obuvune nga buno nti olwokuba ayagala kugenda bweru. Kino kidiridde ku lunaku lwokutaano Kulaigye okuleeta abasirikale baalumiriza okumutulugunya wamu n’okumutuusaako ebikolwa eby’ensonyi okumwegaana mu lujjudde.