Breaking
News: Eggwanga lyabantu eritawena, omusajja yenna okuwasaayo omukazi alina kutwalayo musota singa gumulema okuwaayo omukazi aba amusubiddwa. News: Gasimbagane-Rwomushana-Ku mwenge Balaam atuuse wayabikira, byakola biweddeyo. Express way saga….. News: Ba Directors, Management nAbakozi ba Radio Simba tutuusa okusaasira kwaffe eri abenju ya Alex Mukulu atuvudde ku maaso.
ON NOW Awali Omukka
Now Playing Simba FM Live
awali show photo

On Air

Awali Omukka

Prossy Kyeswa

Talk Show 9:00 PM - 12:00 AM

Ggoonya zifuuse ekizibu e Namayingo

August 9, 2018 · Mubiru Ali

Hon George Ouma (NRM, Bukooli Island) asabye Gavumenti n’ebitongole ebivunaanyizibwa ku bisolo by’omunsiko okuvaayo kiyambe ku bantu bakikirira ebataase ku goonya ezifuuse ekizibu nga zirumba abantu wamu n’okubalya. Era n’omubaka Hon Sandra Santa Almu (UPC Oyam) naye navaayo neyekubira enduulu Njovu ezefudde bereeje e Kamdini.