Breaking
News: Hon. Paulson Luttamaguzi …..Lwaki temuleka Bannayuganda ababa bekoledde akassente kaabwe wadde kava bweru okufuna akassente kaabwe mu bwangu News: Olutindo -Kalanzi- Abasajja tebalina kisa, bakuba akaana kange oluyi olwokubuuza lwaki bankuba! News: Omuyambi wa Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye bwebavunaanibwa mu Kkooti Enkulu, Hajj.
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 353 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

ggoonya eridde omuvubi ku mwalo gwe lukonda

March 7, 2019 · Mubiru Ali

Abatuuze ku myalo egisangibwa e Lukonda mu Disitulikiti y’e Buikwe bavudde mu mbeera nebategeeza nga bwebagenda okuyigga ggoonya eyalidde munaabwe Erifaazi Mwanda nemulya singa ab’ekitongole ekikuuma ebisolo mu Ggwanga ekya Uganda Wildlife Authority tebavaayo nebagikwata.
Kansala Daudi Nambaale yagambye nti Elifaazi yabadde ava mu nnyanja gyeyasuze ng’avuba wabula yabadde akyali mu mazzi nga tanagoba ggoonya nemubaka okujja kulyato ne mulya. Abatuuze bekozeemu omulimu okunoonya ebisigalira wabula nebibabula. Bano bagamba nti Ggoonya eno eridde abantu abawerako naye mpaawo kikolebwa.