Radio Simba – Ennene

Kampala 97.3 FM Mubende 92.1 FM

Ggoonya eridde omukyala w Kagadi

Kitalo!
Ggoonya yasse Christine Nema 24 abadde omutuuze ku mwalo gw’e Rwebigongoro ku nnyanya Albert mu Gombolola y’e Ndaiga mu Disitulukiti y’e Kagadi bweyabadde agenze olw’eggulo okwoza engoye ku nnyanja eno omulambo ggwe neguleka mu nnyanja nga egataaguddetaagudde.
Nema yabadde agenze ne banne babiri nga bbo babadde bagenze kusena mazzi. Banne bakubye enduulu abadduukirize bagenze okutuuka nga emaze okukka mu nnyanja.
Omulambo gwagenze okugibbwayo nga amagulu n’emikono tekuli.

Leave a Reply

eskort escort mersin kahramanmaraş escort niğde escort