Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 39 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

General Sejusa agaaniddwa okweyimirirwa.

February 23, 2016 · Mubiru Ali

Gen-David-Sejusa-940x885

Kooti y’ekinnamagye e Makindye egaanye eyali akulira ebitongole ebikessi General David Sejusa okweyimirirwa era addiziddwayo e Luzira ku alimanda okutuusa nga 11 /03 /2016.

Kooti ekubye ebituli mu Loodi Meeya Erias Lukwago ne Dr. Deo Kizito Lukyamuzi, ababadde baleeteddwa okumweyimirira. Omulamuzi Maj General Levi Karuhanga agamba nti yandibadde aleeta abamweyimirira abali ku ddaala lye erya General.