Breaking
News: okwewandiisa mu Ngule kubulako mbale kuggulwewo anti kwa ku Bbalaza nga 1082026 e Bukoto ku Simba. News: Omubaka omukyala owa Kampala Munnakibiina ki National Unity Platform Hon. News: Omulamuzi wa Kkooti Enkulu Alex Ajiiji abadde mu mitambo gyOmusango gwabatta Suzan Magara avuddeyo nasiima Ssaabaduumizi wa Uganda Police Force
ON NOW Binsangawano ▶ UP NEXT Simba Taxi 10:00 AM - 1:00 PM
Now Playing ยท 597 listening Simba FM Live
binsangawano show photo

On Air

Binsangawano

Ndausi - Julius Kidomole - Mbabali

Morning show 6:00 AM - 10:00 AM

General Sejusa addiziddwayo e Luzira.

February 9, 2016 · Mubiru Ali

FB_IMG_1454483354861

Eyaliko omukwanaganya w’ebitongole ebikessi mu ggwanga General David Sejusa aleeteddwa mu Kooti ewozesa bannamagye leero, ate omulamuzi aguli mu mitambo Maj. General Karuhanga n’alagira addizibweyo e Luzira okutuusa nga 23 ogwokubiri kooti lw’egenda okuwa ensala yaayo oba nga yeyimirirwa.

Sejusa avunaanibwa emisango omuli okwebulankanya ku mirimu, okwenyigira mu byobufuzi ate n’obutawa bakama be Kitiibwa.