General Moses Ali olina okugoberera entambula ya Palamenti – Jacob Oulanyah

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Sipiika wa Palamenti Jacob Oulanyah avuddeyo nayogera ku kikolwa kya Gen. Moses Ali nga agaana ‘point of order’: “Tulabye emirundi mingi nga Omubaka omu ayogera ku floor ya Palamenti oli nasaba point of order namubuuza ani gwagenda okulagira oba okutereeza? Kino kikolebwa omuntu y’omu mu Palamenti eno kuba alina engeri gyakolamu ebintu bye. Omuntu ono akola kino General mulamba. Kirowozeeko okulagira General. Naye jjukira eno Palamenti era erina byegoberera n’enkola yaayo ey’ebintu. Omuntu yenna gwotasobola kusazaamu nga ayogera ye Sipiika.”

buy visio professional 2019

Share.

Leave A Reply