Breaking
News: Abanoonyi bobuddamu bakedde kwekalakaasiza ku kitebe kyAmawanga amagatte ekivunaanyizibwa ku banoonyi bobuddamu ekya United Nations High News: Nga 22 January 2027 ku Sheraton Gardens mu Kampala Omulangira Ndausi ategese ekivvulu kwagenda okujaguliza emyaka 35 mu media. Tubeeyo tumuwagire. News: Eggwanga lya Senegal kyaddaaki likakasiddwa nga linantameggwa lya Africa Cup of Nations AFCON 2025 oluvannyuma lwokuwangula okujjulira
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 34 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

General Katumba Wamala asambazze ebyogerwa nti akwatiddwa.

February 19, 2016 · Mubiru Ali

 

CDF Gen Katumba Wamala.
CDF Gen Katumba Wamala.

 

Oumuduumizi w’amagye ga Yuganda General Katumba Wamala asambazze ebibadde byogerwa nti akwatiddwa n’atwalibwa mu nkambi y’amagye esangibwa e Makindye . Agamba nti ye ali ku mirimu gye akakkalabya .

Bino bibadde bibungeesebwa ku mikutu gy’ebyempuliziganya egya internet.
General Wamala akakasizza eggwanga nti amagye gagenda kuyambako police mu kukuuma eddembe era geeyiye dda ku nguudo okukuuma obutebenkevu.